Minisita N'omubaka Baawukanye Lw'abacayina

0
982

Minisita w’ebyamakolero n’obusuubuzi, Amelia Kyambadde n’omubaka omukyala owa Kampala Nabillah Naggayi Ssempala kata ebifuba bibabugumire mu kakiiko ka paalamenti akakola ku busuubuzi nga entabwe eva ku Bachina abalemedde mu kikuubo.
Mnisiter ayagala nsalessale paalimenti gweyawa abachina okwamuka ekikuubo ayongerweyo sso nga omubaka wa Kampala agamba nti ekimala kimala.