Ababundabunda Ababeera Bidibidi Balojja Ennaku

0
622

Olutalo olwabalukawo mu gwanga lya South Sudan mu 2014 lwaleeka abantu bayitirivu bafudde kyokka nkumu nga nabo babundabunda okukakana nga bali mu nkambi ez’ababundabunda
Abamu ku bantu bano tubasanze mu nkambi eyitibwa Bidibidi mu district y’e Yumbe nebatunyonyola embeera mwebayita.