Abasiraamu B'e Nakasero Bacoomedde Kayihura

0
1157

Abasiramu b’eNakasero baagala Ssaabadumizi wa Poliisi ya Ugannda Gen Kale Kihura agende ku muzikiiti gwabwe e Nasero abetondere oluvvanyuma lwokuvaayo nategezanga ebyonna ebyakolebwa ku basiramu bwe byali ebikyamu.
Kayihuura olunaku lweggulo yakyalidde abasiramu ku kitebe vkyabwe wali ku Kampala mukadde era ommwogezi wa Uganda Moslimu supreme council Nserereko Mutumba nagamba nti yabadde agenze kwetonda olw’ ebikolobero ebizze kukolebwa ku basiramu.