Ab'e Wa Kisekka Balemeddwa Okukaanya

0
879

Entalo z’obukulembeze n’okugabana omugaati mu katale ka Kisekka mu kibuga Kampala, zongedde okulanda nga wowulira bino, kooti ya ssemateeka eragidde batuule mangu nnyo babeeko kyebatuukako nga tennabasalirawo. Entabwe eva kubukulembeeze.