Kiikino Ekitooke Ekisomboola Ebyalo e Tororo

0
643

Ebikumi nebikumi byabantu okuva mu bitundu eby’enjawulo bakulumuka nga beyiwa ku kyalo Awaya ekisangibwa mu gombolola ye kisoko e Tororo ekibatwala ssi kirala wabula bagenda kusinza kitooke kyebagamba nti kyabyafaayo.
Ekitooke okusinziira ku bo nti kijira nekireeta ekifananyi kya bikira maria ng’asitudde omwana, omusalaba, ekibatu ky’omuntu, akaliga, omuntu afuweeta sigala , n’omugga ekiresse abasing nga bewunikiridde.

TagsTororo

More News