Cranes Yeetegekedde Ttiimu Ya Mali

0
891

Tiimu y’eggwanga the Cranes yakuzannya ne Mali mu mupiira gwabwe ogunasembayo mu mpaka za Africa Cup eziyindira e Gabon ku lw’okusatu lwa sabiiti eno.
Okwawukanako n’emipiira ebiri egyasooka gyebazanyira mu kibuga Port Gentil, guno gwakubera mu Oyem ekibuga ekyesude ekibuga ekikulu era otambulirawo kumpi esaawa bbiri namba ku nnyonyi nga ovude Mu Port Gentil.
Tulina ebifanyi bya cranes ng’etuuka mu Oyem ng’eno gyebasisinkanye n’eyaliko omusambi wa Arsenal era nga y’emuduumizi wa Togo Emmanuel Adebayor.

More News