Mwewale Okulya Enkonko Endwadde

0
1336

Ministry yebyobulamu emyumyudde kalantini ku districts essatu ezalumbiddwa YEGU W’ebinyonyi okuli Kalangala, Wakiso ne Masaka nga kikoleddwa okutangila ekirwaddwe kino okusasana mu bitundu ebirala.
Kino kyandikosa ebyenfuna mu bitundu bino naye ab’ebyobulamu bagamba nti kye babadde balina okukola okutangira ssenyiga ono akosa abantu n’ebinyonyi obutasasaana.