Nambooze Agugumbudde Museveni

0
671

Omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze Bakireke alangidde omukulembeeze wa Uganda YKM nti yabasibyeko ebikola ebyobulogo e Mukono, olw’okuvujirira abasamize ensimbi.
Nambooze abadde ku mukolo abakulembeeze b’ekibuga ky’emukono nebanaddini kwebasinzidde okusabira ekibuga ku bikolwa ebikyamu ebifumbekdde e Mukono, ng’obusamize.