Omuliro Ku Ministule Y'ebyobulamu

0
497

Wabaddewo akasattiro ku minisitule y’ebyobulamu ng’abazinya moto bakola butaweera okuzikiza omuliro ogwononye ebintu mu wofiisi ttaano.
Omuliro guno ogugambibwa okuba nga gutandikidde mu fumbiro gukutte eggulo lyaleero, naye poliisi ekoze butaweera okukakasa nti tegulanda kukwata wofiisi ndala, naye ekivuddeko omuliro kikyali kya matankane.