Bayooyoose Gyemunaakyakalira

0
824

Nga banayuganda bateekateeka okumalako omwaka 2017 ate bayingire 2018, bwotambulako mu bifo ebitali bimu bangi betala nga namutale omunyageko ente, abebivvulu bategeka songa nabategeka abantu webagenda okusabira, n’okwebaliza omutonzi okubayisa mu mwaka nabo entuuyo bazisaza bibatu. Bano bagala olw’enkya lugende okutuuka nga buli kimu kiri mulala. Omusasi waffe atalaaze mu bifo ebitali bimu.