Ab'e Bukomansimbi Balaajana Lwa Mugagga Kuggalawo Luzzi

0
546

Abatuuze b’e Bukomansimbi balaajanidde gavumenti yaakuno ebataase ku mugagga ayagala okubasaanyizaawo oluzzi olumu lwokka bweri lwebalina kyokka nga akaseera kebalimu ka kanaayokyani olwa pereketya w’omusana abalese nga amazzi bagayita otuzzi.
Abantu bano bagamba nti oluzzi luno tyajiri lwayala okujjuza ettaka ye akolereko byayagala lwasimwa ssekabaka Muteesa II nga ekirabo eri abantu bano, era nga lukimwako abantu okuva mu ggombolola bbiri nambirira.