Minisita Nadduli Agamba Yaasinga Okukolera Mu Ssanyu

0
1225

Minisita akola guno naguli mu ofiisi ya Pulezidenti Haj Abudul Nadduli taggwayo nemboozize, olwaleero omusasi waffe amuguddeko n’amutegeeza emirimu gyakoze mu bbanga ery’emyezi obwezi gyeyaakamala ku bwaminisita.
Mu mboozi yaabwe eno Haji Nadduli yeewanye nti mu baminisita ba Museveni olwaleero, teri amuwunyamu mu kukakkalabya emirimu obulungi ate n’okweyagala.