Ibrahim Kiirya Agudde Mu Bintu

0
464

Eyali omutendesi wa tiimu ya Lweza Ibrahim Kirya agudde mu bintu bwafunye omulimu gw’;okutendeka tiimu ya URA. URA gyebuvuddeko yagoba eyali omutendesi, Keefa Kisala olwomutindo gwa tiimu okwongera okusereba.