UTL Ku Luno Eyinza Okuzukuka

0
1149

Gavumenti yeddiza kampouni yempuziganya eya Uganda Telecom okuva ku kampuni ya UCOM eya Libya.
Minister w’ebyensimzibi Matia Kasaija agamba nti okusalawo kuno kuvudde ku kampuni okuba ng’eserebye mubyenfuna nga nemirimu gibadde gitambula bubi ddala.