Ken Lukyamuzi Bimutamye

0
1370

Eyali omubaka wa Paliyamenti nga akkirira abantu ba Lubaga South John Ken Lukyamuzi alidde mutama nakunga abavubuka  naddala abasomye  okuvaayo bamwegatako mukulwanyisa obulyake obujjudde mu bitongole bya gavumenti naddala ekyamasanyalaze ekyekanamizza beeyi ya masanyalaze, gagamba nti abantu gatuuse okubalemerera.