Layini Yo Wagyiwandiisa? Bwoba Nedda Bagigyako

0
1154

Ekitongole ky’ebyempuliziganya kiweze mbagirawo okukozesa kaada z’assimu ezitali mpandiise nga kigambibwa nti zikoze kinene okwongera obumenyi bw’amateeka mu Uganda.
Sssenkulu w’ekitongole ekivunanyizibwa ku byempuliziganya, Godfrey Mutabaazi era alangiridde nti kaada z’essimu zonna ezitali mpandiise olunaku lw’enkya ssi zaakubaako.