Ababaka Baagala Tteeka ku Busika

0
672

Ababaka ba palaamenti abakyala abeegattira mukibiina kyabwe ki Uganda Women Parliamentary Association (UWOPA) bawadde gavumenti nsalessale wa mwezi gumu gwokka okwanjulira palaamenti ebb aago lye teeka elirungamya ebyobusiika nga singa kino tekikolebwa bo bagya kuleeta eryabwe eryobwananyini.
Bano bakulembeddwamu Ssentebe wekibina kiino Monic Amoding, nga bagamba bwonutunulila embera eyokunyigiriza banamwandu kwosa nebamulekwa mu maaka enaku ziino gavumenti yandyanguyirizaako okwanja ebbago liino.