Abaliko Obulemu Babawadde Obugaali

0
762

Ekibiina kya Global care e Soroti kidduukiridde abantu abaliko obulemu ku kyalo Abil Opure mu Ggombolola y’e Serere n’obugaali kwebatambulira.
Mu bano mwebadde n’omuwala ow’emyaka e 17 agambibwa okusobezebwako omusajja eyamutikka olubuto n’amumetta n’akawuka ka siriimu.