Ekyoto: Abawummuze Ewuwo Basiiba Bakolaki?

0
823

Emirembe gyegigeNze gyikyuka n’abantu batyo nga kati obudde bangi babumalira mu kunoonya nsimbi mu kifo ky’okuwa abaana baabwe obudde kyokka ng’abaana beetaaga okulabirirwa n’okuwabulwa.
Ku Kyoto wetubuuliza nti mu luwummula luno omuzadde kiki ky’okolede omwana wo Abaana munabasamu mutya empisa ng’abazadde nezamwe zayononeka dda?
Mulina omuze enaku zino olaba omwana alaluka nti kamutwale mu Kisulo, ani gwoba omusindikira oyo eyamukuzalira?
Kiki ekiyinza okukolebwa okulaba ng’abaana tebononeka.