Minisita Mukwaya Alambudde Abavubuka e Mayuge

0
1024

Minisita w’ekikula ky’abantu Janat Mukwaya acoomedde abakozi ba gavumenti ku mutendera gwa disitulikiti ne ku magombolola abakwanaganya entekateka ya bavubuka eya Youth Livelihood Programme wamu neya bakyala emanyidwa nga Uganda Women Entrepreneurial program mu disitulikiti ye Mayuge.
Minister Mukwaya nga ali wamu nabakulu okuva mu minisitule gya kulembeera abenjawulo ali mu kutalagga disitulikiti zo mu Busoga okwongera okuzuula lwaki zo zikoze bubi nyo mu ntekateka zino ezokwewola ensimbi zo kwe kulankulanya.