Aba "Truth and Justice" Bagamba Bobi Wine Afaayo

0
640

Ab’ekisindde kya Truth and Justice (TJ) balangiridde nga bwebagenda okuwagira omuyimbi Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine mu kalulu k’okuddamu okulonde omubaka wa Kyadondo East mu paalamenti. Bano bagamba nti balabye nga Bobi Wine ye yekka asobola okubakiikirira kubanga y’amanyi obulumi bw’abantu.