Ab'ebibaluwa Balumbye Mubende

0
843

Abatuuze b’e Mubende batandise okuyingira n’enkoko oluvannyuma lw’ebibaluwa bi kiro kitwala omunaku ebitandise okubuna ebyalo nga babalaalika okubatema.
Ebibaluwa byebimu bisuuliddwa ne mo ggombolola y’e Kituntu mu district y’e Mpigi. Wabula poliisi ebagumizza nti tegenda kuganya bumenyi bw’amateeka buno kubuna byalo.