Baddereeva Beekokkola UNRA

0
396

Baddereeva b’emmotoka nsangabisibe nga ebyamaguzi byabwe babitwala bweru nga beegattira mu kibiina kyabwe ekya Regional Transporters & Drivers Association beemuluguniyrizza ekitongole kya UNRA ekirabirira enguudo olwengeri gyekibayisaamu naddala nga kiyita mu bakozi baakyo abasangibwa ku nguudo eyo
Baddereeva bano bagamba abakozi ba UNRA babowa ebintu byabwe nga beerimbika mu nsonga nti baba batisse kabindo ekizitoya enguudo zaabwe