Kayihura Asiibye Alambula Katabi

0
507

Ssaabaduumizi wa poliisi Gen Kale Kayihura leero akedde mu ggombolola y’e Katabi Mu disitulikiti y’e Wakiso okulambula ebimu ku bifo ebizze bibaamu ettemu, olwo anoonye kyazzaako.
Gen Kale Kayihura atuseeko mu bifo ewazze wabeera ettemu mu munisipaali y’e Katabi nga asookedde Kitinda Kitubulu neewala.