Ebyamaguzi Biyidde Bannyinibyo Nebakaaba

0
429

Omuriro gusaanyizzawo emaali mu kizimbe kya Salabed n’emiriraano, mu Kisenyi. Omuriro guno, oguteeberezebwa okuba nga guvudde ku masannyalaze agaacankalanye ekiro ekikeseeseza olwaleero gwatandise ku ssaawa nga nnya ez’ekiro, era Poliiisi weyatuukidde nga gumaze okukwata ekituundu ky’eykizimbe ekinene.