Emmotoka Y'amafuta Ekutte Omuliro, Eyingiridde Ennyumba Eziwera

0
639

Wabaddewo akasattiro e Buseesa mu district ye Iganga abantu abawera bwebawonedde awatono awalemwa ekkere okubuuka okukirira ezirakumwa nga byonna bivuddeku kimotoka ky’amafuta ekiremeredde omugoba waakyo okukakana nga kiyingiridde ebizimbe ebiwerako.
Ekimotoka kino ekisatiza abantu oluvanyuma kikutte omuliro wabula abantu b’omukitundu basigadde bakukuluma lwabutafuna kumafuta agendola naye nga mpaawo afudde.