KACITA: Abasuubuzi Bakooye Okusasula mu Doola

0
507

Abasuubuzi b’omu Kampala abegattira mu kibiina kyabwe ekya KACITA bawadde parliament nsalesale wa nnaku 30 okuyisa etteeka erifuga bannanyini bizimbe mu Kampala.
Bagamba nti ennaku yonna ebayonka obutaaba evudde ku ngeri bannyini bizimbe gyebeeyisaamu naddala okumala gapaaza nsimbi za bupangisa ate ng’ebizimbe tebirabirirwa.

TagsKACITA