Okunsunsula Abaneesimbawo E Kyadondo

0
1024

Abantu Mukaaga beebakakasiddwa okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Kyaddondo East mu district y’e Wakiso. Olwaleero lubadde lwa bbugumu nnyo nga n’abamu kata ebifuba bibabugume.