Lukwago Ayise Musisi Ne Kamya Mu Kkanso

0
1002

Omuloodi mmeeya wa KAMPALA Erias Lukwago alagidde miniista wa kampala Betty Kamya ne Nankulu wekibuga Kampala Jennifer Musisi balabikeko mangi mu maaso ge bannyonnyole ekibagugugulanyisa mu lwatu naddala ku nsonga ezeekuusa ku nnoongoosereza mu tteeka lya Kamapala
Lukwago alagidde bano balabikeko mu lukiiko lwa KCCA mu bwangu bannyonnyole ensi ekigenda mu maaso kubanga naye akooye okubiwuliranga mu mawulire