Poliisi Ekutte 'Omwawule' Omulyake

0
1089

Police ye’ Mbarara ekutte omusajja abadde yeeyita omwawule w’ekanisa ya Uganda, Tumuhangi Denis ng’akozesa olukujjukujju n’anyaga abantu.
Okwatibwa kw’omusajja ono kiddiridde abantu ab’enjawulo okwekubira omulanga ku police nga bagamba nti babbibwako sente zaabwe ezisoba mu bukadde ataano.