Poliisi Eyanukidde Aba Famire Ya Kaweesi

0
728

Poliisi kyaddaaki eyise abooluganda lw’omugenzi Andrew Felix Kaweesi eyattibwa mu gwokusatu gw’omwaka guno, batembe embenda n’okutegeera engeri gyekuttemu ensonga y’omusango gw’omuntu waabwe.
Kino kiddiridde abooluganda lwa kaweesi okwemulugunya kun kola ya poliisi ku ttemu lino.
Omwogezi wa poliisi Asan Kasingye era akakasizza okudda kwa mukamaawe ssaabapoliisi Gen. Kale kayihura nti atonnye mu ggwanga enkya ya leero.