UNBS Eyokyeza Ebyamaguzi By'ebicuupuli

0
697

Ekitongole ekigereka omutindo ekya Uganda National Bureau of standards kisanyizzaawo ebintu ebitatuukana na mutindo byekizze kikwata ku basuubuzi ab’enjawulo.
Ebintu bino mubaddemu ebizigo, eby’amasannyalaze, cement, ebyokwewunda by’abakyala, embaati z’amasannyalaze ag’amannyi g’enjuba ne kalonda omulala mungi.