World Vision Ekendezezza Emmere Gyegabira Ababundabunda

0
610

Banansi ba South Sudan abawangalira mu nkambi ye BidiBidi bagamba nti beteefuteefu okudda mu South Sudan bafe amasasi mukifo ky’okufiira enjala mu nkambi eno.
Embeera eri munkambi eno tewoomya nakabululu anti omuwendo gwababundabunda gweyongera buli lukya, kyoka nga nebitongole ebigaba obuyambi bitandiise okukoowa nga nebimu byalekeddewo okubawa akomuntamu.