25 Be Batendekebwa mu za Cranes Na Mutima

0
459

abasambi 25 olwalero baasiibye mu kutendekebwa ku kisaawe kya Mandela National Stadium e Namboole nga tiimu y’eggwanga y’etegekera okugenda e Kabaale gyenazanyira omupiira gw’omukwano ne tiimu enonderere okuva mu district eyo.
Cranes Yetegekera mupiira gwa kusunsulamu abanaazanya mu mpaka za CHAN eza 2018 ne south Sudan sabiiti ejja.
Omusasi waffe weba Daniel Sebakijje ayitideyo.