Ababundabunda Basudde Abaana Baabwe

0
648

Abaana ababundabunda abaweredde ddala kumi bali mu kusagambiza ng’akimezezza okw’omusana oluvannyuma lwokuddamu okulaba ku bazadde baabwe nga wayise emyaka ebiri.
Abaana bano beebamu kwabo abangi abaabula ku bazadde baabwe mu ntalo ezigenda mu nsi ya South Sudan nga ne abazadde baabwe babadde balowooza nti bano bafuuka dda embuyaga ezikaza engoye.