Abalema Batabuse e Mubende

0
689

Abantu abaliko obulemu E Mubende bavudde mumbera nebatabukira abakulira amagombolola agenjawulo olwokubasosola obutabateka mumbalirila za magombolola ssaako nobutabawa sente zabwe eziva mu gavumenti eya wakatiti .
Abaliko obulemu bino babyogerede mulukiiko lwabwe oluyitidwa omusituzi wembera zabantu e Mubende Winy Namukwaya nga lutudde kukitebe kya District ye mubende okusobola okwekubamu toki webatuse kukikwatagana nokwekulakulanya.