Abagambibwa Okutta Kaweesi

0
761

Abavunaanibwa ogw’okutta eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi basizza ekikkoowe kkooti enkulu bwekkirizza beekebeggyebwe bunnambiro okumanya embeera gyebalimu.
19 ku bavunaanibwa baawawabira Gavt olw’okubatulugunya n’okubatusaako obulema obw’olubeerera.