Abalonzi Kati Batunulira Bingi Mukulonda

0
1153

Oluvanyuma lw’okuyiira Robert Kyagulanyi obululu mu Kyadondo East, abalonzi mu Kampala nemiriraano bagamba nti webali bakoowa abakulembeeze ababatwala ng’abatasobola kwesalirawo ng’akadde konna babadde babafudde bakulagirwa bulagirwa.
Abalonzi kati bagamba nti nebwobayiira ensimbi bazikavula naye nebamaliriza nga bekoledde okwesalirawo nga bwekyalabiddwa e Kyadondo. Salma Namwanje alondodde ensonga eno. Abalonzi mu Kampala nemiriraano.