Ebibuuzo Byatandise Naye

0
270

Abayizi aba ssiniya eyokuna bayingidde olunaku olw’okubiri nga bakola ebigezo byabwe ebyakamalirizo, byebaatandise olunaku olw’eggulo. Wonna gyetutuuse buli avunaanyizibwa ku mulimu guno eriiso ekanudde okwewala ekiyinza okutaataaganya okutuula ebigezo kuno. Abamu ku bayizi bakukkuluma olw’obudde obutono obubagerekerwa.