Abasambira mu Liigi Bakusiimibwa

0
614

Ekitongole ekitwala liigi yeggwanga eyababinwera ki Uganda Premier league kyakusiima abasambi abaasinga banabwe okukyanga akapiira mu sizoniya 2016/2017 mu mukolo ogunabera ku wooteri ya Imperial Royale mu Kampala nga 26thomweziguno.
Olwalero mu kutongoza omukologuno, abategesi bayanjudde kapyata wemotoka omuwanguzi gyanaa vulumula.