Massa Waakuggulwako Emisango

0
559

Eby’eyaliko kapiteeni wa tiimu y’eggwanga the Cranes Geofrey Massa tebinagwa. Oluvanyuma lw’okutomera pikipiki y’ekitongole ekikuuma ddembe ekiro ekyakeeseza egulo, Poliisi eyagala kumugulako emisango ebiri, ogwokwagala okutta n’ogwokuvugiza ekimama.
Bino omwogezi wa Poliisi Emilian Kayima yabikakasiza.