Abatuuze Bakooye Enfuufu e Mityana

0
410

Embeera embi ey’enguudo e Mityana wamu n’obukyafu bisikuude emmeeme y’abatuuze naddala abakolera mu Kibuga nebatuuuka nokwevuma ekyabafuula municipaali.
Banamityana batuuze n’okulangira abakulembeeze baabwe bebagamba nti baling abaliwo okubugumya entebe mwebatuula kuba bakanya kwogeera nti lwebavaayo babawe ku suubi bakirako abakowoola atolosse mu kkomera.