Distulikiti Zaawudde Abatuuze

0
466

Abatuuze mu Ggombolola bbiri okuli Kifamba ne Kibanda mu district y’e Rakai bavudde mu mbeera ne beekalakaasa nga baagala bagattibwe ku district empya ey’e Kyotora eyasaliddwa ku Rakai.
Bagamba nti okusigala e Rakai kigendendereddwamu okubalabya ennaku n’okubamalako eddembe lyabwe ery’okwesalirawo.