Ebisasiro Bisazeeko Ekibuga Mityana

0
662

Poliisi eyitiddwa bukubirire okukkakkanya abasuubuzi mu kibuga Mityana abeesaze akajegere ne beekandagga olwakasasiro amaze omwezi mulamba nga tayoolebwa mu Kibuga
Abasuubuzi bano ababadde tebasaliako musale beevuma abakulembeze baabwe be balumiriza obutafaayo ku bizibu byabwe.
Oluvannyuma municipality esindise ekimotoka ekiyoola kasasiro ne kimuyoola.