Abalwadde Ssi Bamativvu e Sironko

0
951

Abamu ku batuuze mu bitundu by’obuvanjuba bw’eggwanga banenyezza ekitongole kya gavt ekivunaanyizibwa ku ddagala olw’okulemererwa okubunyisa eddagala eryetaagisa, ekiviirako abalwadde ate okunenya abasawo
Bino bibadde ku ddwaliro lya Budadiri Health Centre IV mu disitulikiti y’e Sironko, ewaakubiddwa olusiisira lw’ebyobulamu abatuuze mwebaafunidde obujjanjabi obw’enjawulo