Abatuuze E Isingiro Balumbye CAO

0
562

Ebibiina by’abavubuka n’ebyabakyala mu disitulikiti y’eIsingiro bisabye gavte kwate akulira abakozi mu diditulikiti eno, Donath Eswilu gwebalumiriza okwekomya ensimbi gavumenti zeyaweereza ebibiina byabwe okwekulaakulanya. Abavubuka n’abakyala balumiriza CAO Eswiluo kwekobaana n’abakulembeze abalala nebasibira ssente mu banka, bebaaziweereza baleme okuzikozesa.
Ssentebe w’eIsingiro Jeremiah Kamurari n’abagamba nti ssente zaabwe zaakwekebwa okukola babaddebagezaakoo kuggalawoo fiisi ya CAO poliisi n’ebagumbulula