Amazzi Nga Gakaye e Arua!

0
1092

Abantu ababundabunda naddala mu mambuka ga Uganda batadde gavumenti ku ninga ekole ekisoboka kyonna okulaba ng’ebafunira amazzi
Kino kiddiridde omuweendo gw’abantu abali mu kitundu kino okweyongera ate nga nayikondo eziri mu kitundu zaakala dda olwomusana