Bano Bakolera South Sudan

0
926

Bannayuganda abasuubuzi abaafirwa emmaali yaabwe mu kasambattuko akaali ku muliraano mu South Sudan balumirizza minister David Bahati avananyizibwa ku kuteekerateekera eggwanga okulemesa enteekateeka ya government ey’okubaliyirira.
Abasuubuzi bano bagamba Bahati ebyokubasasula abitaddemu okusosola nga ku kampuni 32 ezaakakasibwa okubasasula yazisala n’asemba za bantu 10 zokka.