E Kasenge Amazzi Kati Banywa Amacaafu

0
413

Abatuzze ku Kyalo wankoba mu ggombolola ye Nakisubga mu disitulikiti ye mukono bakangudde ku malobozi eri musigga nsimbi olwo ku kuzimba ekkolero lye mu ntobazi nayonona omugga ogubadde gubawa ku mazzi amayonjjo.
Bano bagamba nti bolekedde okufuna endwadde ezitali zimu eziva ku bujjama olwa mazzi gebakozesa okuba nga kati macaafu ebitagambika oluvanyuma lwe kkolero lino okwegumbulira omuzze gwo kuyiywa kazambi ne’bicaafu ebirala mu mugga mwe bajja amazzi.