Aba Ttakisi Bakaaye e Malaba

0
512

Ebyentambula bisanyaladde ku nsalo eMalaba enkya yaleero olw’abagoba ta taxi ababadde bekalakasa nga bawakanya engaba ya contract ey’okuddukanya paaka ya taxi Bano wansi w’ekibiina ki MAYUNGANO bagamba nti kampuni eyaweebwa obuyinza okuddukanya mukiseera kino eya MATODA abagiddukanya tebali mu mulimu gwa taxi nga n’olweekyo baagala teenda ebakwasibwe